Basic interactions Flashcards
Learn to say hello and do basic interactions
How are you? (sg) How are you? (pl)
Oli otya? Muli mutya?
Good, how are you? (sg, standard response)
Bulungi, oli otya nno?
Madam
Nnyabo
Sir
Ssebo
Good morning, Madam
Wasuze otya, nnyabo?
Goodbye (sg), Goodbye (pl)
Weeraba, Mweeraba
How are you guys? (pl)
Muli mutya bassebo?
Hi (informal)
Ki kati?
Have a good day! (pl)
Musiibe bulungi!
Okay Sir (standard response to almost everything)
Kale ssebo
Good work, Madam! (also Hello)
Gyebale ko, nnyabo!
Welcome (sg), Welcome (pl)
Tukusanyukidde, Tubasanyukidde
Thank you (very much)
Weebale (nnyo)
What’s your name?
Erinnya lyo ggwe ani?
My name is
Erinnya lyange nze
Good night!
Sula bulungi!
Help!
Munnyambe!
I’m grateful
Neyanzizza
Pardon?
Wangi?
Good day, Sir? (Hello)
Osiibe otya, Ssebo?
Please
Mwattu
I don’t understand
Sitegeera
Do you speak english?
Omanyi olungereza?
Sorry
Nsonyiwa